abayimbi Joseph Mayanja (Dr. Jose Chameleon) ne Daglas Mayanja (Weasel Manizo) bawawabiddwa ku polisi

Pastor Martin Ssempa owa Makerere Community Church addukidde ku poliisi, aggudde omusango ku bayimbi Joseph Mayanja (Dr. Jose Chameleon) ne Daglas Mayanja (Weasel Manizo) olw’enneeyisa gyagambye nti yakiseegu egenderera okutumbula obuli bw’ebisiyaga.
Ababiri bano balabiddwako enfunda eziwera nga banwegeragana n'okuzina amazina ageesittaza.
Ssempa ayagala poliisi esooke eyimirize ebivvulu bya Chameleon byonna okutuusa ng’ababiri abo beetondedde eggwanga olw’ebikolwa byabwe.
Mu ngeri yeemu ayagala bano basabirwe basumululwe baveeko emyoyo emibi egibakoza ebitajja nsa mu lujjudde.
Ssempa alumiriza nti ebikolwa by’abayimbi bano, biviirako abavubuka bangi ababeegomba okubikopperera.
kino kyalabikira mu concert ya'chameleon"ggwanga mujje" eyali wali ku cricket oval nga kigambibwa guno sigwe mulundinogusose nga bano aboluganda bakola ekintu kyekimu mulujudde lwabantu
wabula chameleon ye nga omuntu tanavvayo nga omuntu kwewozako oba kubako kyoyogera kunsoge eno
#nara24 fm #narabox tv
Tags
Comment / Reply From
You May Also Like
Vote / Poll
Which Radio show do you like most?
Morning Breeze - Mugweeri Habib
Uganda at Length - Babu Hussein
Music Break - DJ Smog
Narasports - Chris P
Eki - Love love - T nain
25%
25%
0%
25%
25%
Narabox TV - Live
Archive
Please select a date!
Submit
Nara24 FM Recommended
Nara24 FM Featured Posts
Recent On Nara24 FM
Programs
Program Name | Presentor | Start Time | End Time |
Morning Breeze | Habby K | 7:00 Am | 8:00 AM |
The morning Mix | DJ Smog | 8:30 AM | 10:00 AM |
Sports Book | Chris P | 10:30 AM | 11:30 |
Newsletter
Subscribe to our mailing list to get the new updates!