oliisi efulumizza alipoota ku buzzi bw’emisango

Poliisi efulumizza alipoota ku buzzi bw’emisango ng’eraga nti omwaka oguwedde 2022 waaliwo okweyongera mu bungi bw’emisango egyaloopebwa ku poliisi, gyalinnya n’ebitundu 18 ku buli kikumi.
Alipoota eraze nti mu 2022, emisango 231,653 gyegyaloopebwa songa mu 2021 gyali 196,081.
Mu ngeri yeemu kitegeerekese nti emisango gy’okunguudo nagyo girinnye nnyo okuva ku 336,722 mu 2021 okutuuka ku 456,993 mu 2022, byebitundu 35 ku kikumi.
Omumyuka wa ssaabaduumizi wa poliisi Tom Magambo bwabadde afulumya alipoota eno, asuubizza nti poliisi omwaka guno essira bagenda kuliteeka ku kutumbula obuweereza naddala nga bakozesa omutimbagano

Tags
Comment / Reply From
You May Also Like
Vote / Poll
Which Radio show do you like most?
Morning Breeze - Mugweeri Habib
Uganda at Length - Babu Hussein
Music Break - DJ Smog
Narasports - Chris P
Eki - Love love - T nain
100%
0%
0%
0%
0%
Narabox TV - Live
Archive
Please select a date!
Submit
Nara24 FM Recommended
Nara24 FM Featured Posts
Recent On Nara24 FM
Programs
Program Name | Presentor | Start Time | End Time |
Morning Breeze | Habby K | 7:00 Am | 8:00 AM |
The morning Mix | DJ Smog | 8:30 AM | 10:00 AM |
Sports Book | Chris P | 10:30 AM | 11:30 |
Newsletter
Subscribe to our mailing list to get the new updates!