OMUSANGO ZAMBALI BULASIO MUKASA GWEBAWABIRA EKIBIINA EKITWALA BANAMAWULIRA (UJA) KYEKIMU KUKIKANDALIZA OKULONDA

Omulamuzi wa kkooti enkulu Musa Ssekaana alagidde nti okulonda mu kibiina kyabannamawulire mu ggwanga ekya Uganda Journalists Association kugira kuyimirizibwamu okutuusa ng’omusango ku nsonga eno guwedde.
Bamnnamawulire babadde balina okulonda obukulembeze obuggya mu kibiina kyabwe nga 25 February wabula waliwo abamu ku bannaabwe abaddukira mu kkooti nga balumiriza nti enteekateeka yali yetobeseemu vvulugu.
Abaddukira mu kkooti ye; Abubaker Lubowa, Zambaali Bulasio Mukasa, Emmanuel Nkata, Hasifu Sekiwunga ne Martin Kimbowa nga baawaabira president w’ekibiina aliko, Mathias Rukundo wamu ne ssaabawandiisi w’ekibiina kino Emmanuel Kirunda nga babalumiriza okubakugira n’okubaako abamu ku bannaabwe bebawaandula mu lwokaano lw’okuvuganya ku bukulembeze buno.
Omusango guno kitegeerekese nti gwakuwulirwa mu butongole nga 28 omwezi guno ogwa February.


Comment / Reply From
You May Also Like
Vote / Poll
Which Radio show do you like most?
Morning Breeze - Mugweeri Habib
Uganda at Length - Babu Hussein
Music Break - DJ Smog
Narasports - Chris P
Eki - Love love - T nain
100%
0%
0%
0%
0%
Narabox TV - Live
Archive
Please select a date!
Submit
Nara24 FM Recommended
Nara24 FM Featured Posts
Recent On Nara24 FM
Programs
Program Name | Presentor | Start Time | End Time |
Morning Breeze | Habby K | 7:00 Am | 8:00 AM |
The morning Mix | DJ Smog | 8:30 AM | 10:00 AM |
Sports Book | Chris P | 10:30 AM | 11:30 |
Newsletter
Subscribe to our mailing list to get the new updates!