Dark Mode
Sunday, 02 April 2023
Omuyimbi era omuwandiisi w’ennyimba Nince Henry yeetondedde abawagizi be.

Omuyimbi era omuwandiisi w’ennyimba Nince Henry yeetondedde abawagizi be.

Omuyimbi era omuwandiisi w’ennyimba Nince Henry yeetondedde abawagizi be.
Entabwe yavudde ku bubaka bweyayisa ku Facebook ng’alaajana nti yandifiira mu nnyumba enjala olwamabanja agamutuuse mu bulago.
Ono yayongerako nokukkulumira abayimbi bazze awandiikira ennyimba ezibakoledde obutitimbe wabula nti bbo nebatamudduukirira mu kaseera wasinga okubeetagira ekimuwalirizza n’okutunda emmotoka ye Mercedes Benz ku busente obutono ddala.
Nince asabye ekisonyiwo kubanga byayawandiika ng’asaaga byamufuukira omuliro abantu bangi b’akwatibwako nebamukubira essimu okulaba bwebamudduukirira yadde nga ye sikyekyali egenderera ng’ojjeeko nti kituufu yali ayagala kutunda mmotoka ye.
 
May be an image of car and text that says '2:07 PM Search Posts About Videos More to help please help! Any money you give me Will appreciate! Call +256 700 958 648 please May God bless you! UBF 2.4K 943 comments 24 shares'May be an image of textMay be an image of 1 person and text that says 'RUN DMC'

Comment / Reply From

Vote / Poll

Which Radio show do you like most?

View Results
Morning Breeze - Mugweeri Habib
100%
Uganda at Length - Babu Hussein
0%
Music Break - DJ Smog
0%
Narasports - Chris P
0%
Eki - Love love - T nain
0%

Narabox TV - Live

Archive

Please select a date!

Programs

Program Name Presentor Start Time End Time
Morning Breeze Habby K 7:00 Am 8:00 AM
The morning Mix  DJ Smog  8:30 AM  10:00 AM
Sports Book Chris P 10:30 AM 11:30

Newsletter

Subscribe to our mailing list to get the new updates!